Kiraga enjawulo wakati w'essaawo kompyuta kw'ekolera n'eza UTC, mu ngeri eya '+ss:dd' (okugeza +01:00) %::z Kiraga enjawulo wakati w'essaawa kompyuta kw'ekolera n'eza UTC, mu ngeri eya '+ss:dd:ss' (okugeza +01:00:00) %:::z Kiraga enjawulo wakati w'essaawa kompyuta kw'ekolera n'eza UTC, mu ngeri eragako obutundutundu obwetaagisa bwokka (okugeza +01 oba +05:30) %Z Kiwandikawo omulamwa okwesigamwako okubala obudde (Okugeza EST oba UTC), oba kisigala kyereere singa tekisoboka okuguzuula 'date', mu ebya bulijjo, bw'ebeera ewandika obudde ennamba ezisookerwako digiti emu yokka ez'ongerako zeero ekulembedde.