a -v, --show-nonprinting Bw'okozesa kamu ku buno obuwayiro kaleetera ekiragiro okulaga n'obubonero obutalabika bulijjo. Kibuwandikira mu mpandika eya ki-okita -w, --width=BUNGI Buno obuwayiro tebukola okugyako nga okzesezza n'akaleetawo nkumbo ezisoba mu lumu. bw'okozesa kamu ku buwayiro buno kaleetera ekiragiro okukomanga ku bubonero BUNGI ku buli lunyiriri oluwandikibwa. Olukumbo bwe luba lumu obuwayiro buno tebulina kye bukolawo