awali ekikongozzi BUNGI -j, --join-lines Okozesa kamu ku buno, kateekwa okubaako n'akamu ku buwayiro '-column', '-a -column' oba '-m'. Kaleetera ekiragiro obutakutula mu nnyiriri ze kisanga mu FAYIRO ezisinga olukumbo olumu obugazi. Bwe kiziwandika ezo, ziba ziyitamu mu nkumbo nga zikozesezza n'amabanga agandibadde g'awula nkumbo zazo. Akawayiro kano kasobola okukozesebwa n'aka '--sep-string'